Lyrics
Jangu Mwoyo Mutuukirivu Jangu
Emirembe gibe ku ffe, Jangu!
Ggwe Yezu gwe yasuubiza: Jangu
Ffe abantu bo tukwagala: Jangu.
Emyoyo gyaffe gyamule: Jangu
Obulamu obugiddize .... Emirembe.
Ggwe tumulise, titulaba: Jangu
Ebimyanso byo bitujjule Emirembe.
Amagezi gaffe gawubwa: Jangu
Ggwe tubangule otulunngamye Emirembe.
Omulabe waffe yeetala: Jangu
Mutusaggire omumegguze .... Emirembe.
Emirembe gyo tuleetere: Jangu
Otuwonye buli kyetere..... Emirembe.
Ne Kitaffe tumuwulire: Jangu
Nga ne Mwana bwe tumwekola Emirembe.
Ekitiibwa tukiwe Kitaffe: Jangu
Ne Mwana eyazuukira Emirembe.
Ggwe Kitaffe gwe yasuubiza: Jangu
Ekitiibwa kati kyeddize: Emirembe.
Emyoyo gyaffe giigino: Jangu
Ebitone byo yiwa muno Emirembe.
Spotted a wrong word or a missing verse? Make corrections