Lyrics

1

Nkakasa ndi mwana wa Katonda,
Ggwe sitaani wenna nkwegaana,
Era ate ndi mwana wa Maria,
Bullijo n'emirembe gyonna.
Ndi mukristu, ndi mukristu,
Nzikiriza leero ne bulijjo;
Nzikiriza leero ne bulijjo.

2

Nkusinza ggwe oli mutonzi wange,
Ggwe eyatonda ensi n'eggulu,
Mkusinza ggwe Patri, ggwe Mwana we,
Naawe Mwoyo Mutukirivu.

3

Twenna twali ffugge lya sitaani,
Mwana n'ajja natulokola,
N'aliwa omutango gw'abonoonyi,
Ng'akkiriza okubafiirira.

4

Njagala n'ebiragiro byonna,
Katonda bye yatuteekera;
Mbikwata n'omwoyo omusanyufu,
Mbeere kwe kutuuka mu ggulu.

5

Ndeseeyo okwesiga ebintu by'ensi,
Kaakano sikyafa ku lumbe;
Obanga Yezu ye mulamuzi,
Maria, Nnyina we ye mmange.

Spotted a wrong word or a missing verse? Make corrections

If the score does not display on your phone, use View sheet music to open it in your PDF reader.

Listen to this song

This song cannot be played here yet: the sheet music is a picture of the score, and a playable copy has to be prepared and checked by a musician. Ask for it and we will prepare the most requested songs first.

Composers and typesetters: if you have this song in MuseScore, Sibelius, Finale or capella, send us the notation file and it can be playable within days.