Lyrics
Leader: Tukutenda Omukama Katonda
Wa kitiibwa nnyo, Kristu Mukama,
Asukkulumye wonna!
Tukutenda, tukugulumiza, tukusinza emirembe gyonna
Ayi Mukama ggwe Kabaka, omuyinza wa buli kantu
Ayi Mukama azaalibwa omu wekka; Omwana wa Katonda Patri
Ggwe Kaliga ka Katonda, Omukama ggwe Yezu Kristu
Ggwe aggyawo ebibi by’ensi, tukusaba otusaasire ffe!
Ggwe atudde ku ddyo ogwa Kitaffe, twegayiridde saasira!
Kubanga ggwe Mutuukirivu, asukkiridde Yezu Kristu!
Wamu ne Mwoyo Mutuukirivu, mu kitiibwa ekya Katonda Patri.
Wa kitiibwa nnyo…………
Lead: Amiina!
Tutti: Amiina!
Spotted a wrong word or a missing verse? Make corrections
Sheet music
Open full screenIf the score does not display on your phone, use View sheet music to open it in your PDF reader.
Listen to this song
This song cannot be played here yet: the sheet music is a picture of the score, and a playable copy has to be prepared and checked by a musician. Ask for it and we will prepare the most requested songs first.
Composers and typesetters: if you have this song in MuseScore, Sibelius, Finale or capella, send us the notation file and it can be playable within days.