JANGU ENO JANGU EWAFFE

JANGU ENO JANGU EWAFFE (Fr. J. Namukangula)

Jangu eno jangu ewaffe jangu ggwe jangu kristu omununuzi

  1. Yanguwako jaangu ewaffe, tuddiremu ojje Yezu Omusaasizi
  2. Twegomba ojje ewaffe, yanguwako ojje otuyambbe ffe abaana bo
  3. Ggwe nno laba ffenna abaana, twazaawa ffenna omulabe atulinnyako
  4. Twazaawa jangu Yezu. Ffe ffenna jangu ewaffe okuzaawula
  5. Yanguwako jangu Kristu, Ffe ffenna jangu otuzze mu mwalo gwo

 

Comments

Add a Comment

Your email address will not be published. Required fields are marked *