Jangu Yezu Jangu Composer: George Ssebutinde. Arr. & Harm. Lawrence Ssemanda

Jangu Yezu Jangu, Jangu Yezu Omununuzi

Twakulinda bwadda, wekka, Gwe mulyoyi waffe

 

  1. Gwe mununuzi ajja, Kristu leeta eddembe

Ensi eri munnaku, olw’okuba nga temuli ddembe

Abalanzi baakulanga, Kristu nti oliva Muggulu

N’okka eno kunsi, kiwamirembe tufunire eddembe.

 

  1. Gwe Kabaka w’ensi, Kristu Yezu omusaasizi

Otusonyiwe ebibi byaffe, Kristu Yezu omusaasizi

Abalanzi baakulanga, Kristu nti oliva Muggulu

N’okka eno kunsi, obe gwe luguudo lwaffe

 

  1. Gwe mununuzi ajja, Kristu yanguwa okujuna

Tujje mu nvuba ffe, mwe twesibye ffe olw’obunafu

Abalanzi baakulanga, Kristu nti oliva Muggulu

N’okka eno kunsi, otusobozese okutuuka mugullu

Loader Loading...
EAD Logo Taking too long?

Reload Reload document
| Open Open in new tab

Download

Comments

Add a Comment

Your email address will not be published. Required fields are marked *