JJANGU YANGUWA

Jjangu yanguwa okujuna,

Jjangu otuddize eddembe Yezu

Tukwesiga ggwe musaasizi

 

  1. Mutegekere amakubo omukama,

Mmwe munyirize emiima egyammwe,

Mmwe mugolole amayisa agammwe,

Lwe muliraba Omukama ng’ajja.

 

  1. Omulanzi ye Yoanna alanze,

Mmwe mulunngamye amakubo gammwe,

Ly’eddobbozi ly’oyo alanga,

Nti mutegeke emitima gyammwe.

 

  1. Ka tunyirize amakubo agaffe,

Tubugirize Omukama nga azze.

Katugolole amakubo agaffe,

Tusanyukire Omukama ng’azze.

DOWNLOAD LINK:

JJANGU YANGUWA OKUJUNA PDF

Comments

0 Comments

Login

Welcome! Login in to your account

Remember me Lost your password?

Lost Password