MULOKOZI OLWIRA KI

MULOKOZI OLWIRA KI (M.H.)

  1. Mulokozi olwira ki?

Tusinza nga tulinda

Enzikiza yeyongera,

Enkuba ebindabinda

 

  1. Eggulu ggwe, tusaasire

Ayi laba ffe abakaaba!

Oyiwe nno omusulo gwo

Ng’otuma ggwe tusaba

 

  1. N’abaaliwo mu bw’ekiro

N’okwata yi! Ng’eyaka

Embeera tangalijja

Ozaale Ssekabaka

 

  1. Katonda nno ffe abantu bo

Twakyama ne tulama;

Tuwulire, tusonyiwe,

Tuweereze Omukama

DOWNLOAD LINK:

MULOKOZI OLWIRA KI PDF

Comments

0 Comments

Login

Welcome! Login in to your account

Remember me Lost your password?

Lost Password