MUNUNUZI AJJA

MUNUNUZI AJJA

Ekidd: Mununuzi ajja – nkulinda butakoma

                        Mununuzi ajja – nkulinda butakoma

                        Mukama wange – nkulinda (n’obwesige)

                        Mununuzi ajja – nkulinda butakoma

                        Mutonzi w’ensi Katonda ajja, mpuliriza jjangu,

                        Mpuliriza jjangu

 

  1. Omwana w’omuntu mulimulaba ng’ajja mubire

N’ekitiibwa kingi era n’amaanyi ge mwenna mulimulaba

Kristu kiwamirembe jjangu tukwagala, Kristu kiwamirembe jjangu

Kristu kiwamirembe jjangu tukwagala, Kristu kiwamirembe jjangu

Tukumanye

 

  1. Omwana w’omuntu mulimulaba ng’ajja mu bire n’ekitiibwa kingi

Ng’azze aliramula byonna mulibiraba

Kristu kiwamirembe jjangu tukwagala, Kristu kiwamirembe jjangu.

Kristu kiwamirembe jjangu tununulwe.

 

  1. Omwana w’omuntu talitujuza, abamuweereza

N’ebirungi bingi ng’azze aligabula ffenna n’atumatiza

Kristu kiwamirembe jjangu tukwagala, Kristu kiwamirembe jjangu

Kristu kiwamirembe jjangu otujune.

 

  1. Omwana w’omuntu tuli mu ssanyu ffe abamumanyi,

Twesiga ggwe Yezu ffenna tukakasa ng’ozze tulikulaba.

Kristu kiwamirembe jjangu tukwagala, Kristu kiwamirembe jjangu.

Kristu kiwamirembe jjangu ggwe olamula.

 

  1. Ffe abaana b’abantu tuli mu kkubo eritunyiga

Twesiga ggwe Yezu ffenna, tukakasa gy’oli nantagobebwa

Kristu kiwamirembe jjangu tukwagala, Kristu kiwamirembe jjangu.

Kristu kiwamirembe jjangu tulamulwe.

DOWNLOAD LINK:

MUNUNUZI AJJA PDF

Comments

0 Comments

Login

Welcome! Login in to your account

Remember me Lost your password?

Lost Password