TUUTUNO FFENNA

Tuutuno ffena tukuyimbira,
Essanyu lyaffe Yezu Ostia
Mu mutima gwo otukumenga
N’otunyweza mu kwagala.
1.    Ayi mwoyo gwange tokoowa luyimba
Oluyimba lwaffe olw’okwagala

2.    Yezu ow’ekitiibwa, Kabaka ggwe wuyo,
Ate ne wekweka mu Altari yo.

3.    Ggwe nannyini nneema otuwa mu mwoyo
Mu Ukaristia obulamu bwo.