ALIFUGA ENSI YONNA
Alifuga ensi yonna, alifuga ensi yonna., ne bakabaka b’ensi, banamusinza bonna.
Sop/Alto; Banamusinza yezu Kabaka….
All; Banamusinza ye Kabaka
Sop/Alto; Banamusinza ye Kabaka
Bass/Tenor; Nti Yezu Kabaka,
All; Nti Yezu Kabaka, wabonna x3 w’esi eno.
Sop/Alto; Ye ggwe Kabaka ow’emirembe
Tanor/Bass; Baka ow’emirembe.
All; Ye ggwe Kabaka ow’emirembe.
Nantalemwa ( echo)x3
All; Nantalemwa afuga byonna.
Sop/Alto; Enyanja ennene, ensozi empanvu, byonna abifuga Yezu x2
Bass/Tenor; Nyanja, nsozi, byonna Yezu afuga.
Ensi etunuulira n’ekankana, ebimyanso bimulisa ensi ye x2
All; Eggulu liranga obutuufu bwo, amawanga negalaba ekitiibwa kyo x2
0 Comments