ABASUMBA

ABASUMBA (W.F.)

 

Ekidd:                        Abasumba timutyanga

                        Oyo azaaliddwa ye Mwana wa Katonda

                        Mujje mangu, basanyufu

                        Okulaba Maria wamu ne Yezu.

  1. Obw’ekiro

Ekitangaala ekyo,

Ekyakira wano

Kivudde wa leero?

 

  1. Eddoboozi

Lya Bamalayika

N’ennyimba ezivuga

Nga bya ssanyu lingi!

 

  1. Oyo Omwana

Azazikiddwa awo,

Wansi mu kisibo,

Anti ye Katonda.

 

  1. Mutegeere!

Buli muntu ku nsi,

W’omwoyo omulungi

Atuule mirembe.

 

DOWNLOAD LINK:

Abasumba

Comments

Add a Comment

Your email address will not be published. Required fields are marked *