ABASUMBA MUMPULIRE

ABASUMBA MUMPULIRE(Fr.V.F.Bakkabulindi)

Abasumba mumpulire muleke okuya………………Nze Malayika w’omukama,Nze njogera.

Nnina amawulire ag’essanyu e mbaleetera…….. Nze Malayika w’omukama,Nze njogera.

Olwaleero, mu kibua kya Daudi gye muba muenda.

MULEKE KUTYA, NZE MALAYIKA W’OMUKAMA NZE NJOGERA.

Olwaleero, omununuzi w’abantu azaalidwa……… Nze Malayika w’omukama,Nze njogera.

Olwaleero, munaasanga omwana omuwere azazikiddwa……. Nze Malayika w’omukama

Nze njogera

Olwaleero, tulabye ekigambo eky’amaanyi katonda ky’akoze… Nze Malayika w’omukama

Nze njogera

Olwaleero, twewuunyiza ddala omukama tutenda mutende….. Nze Malayika w’omukama

Nze njogera

Mujje twebaze, tufukamire tuvunname………..ye wuuyo omwana malayika tatulimba,

Ffena tumwekola, tumweyune tuvunname….. ye wuuyo omwana malayika tatulimba

Teri mulokozi mulala,yezu gwe mmanyi………… ye wuuyo omwana malayika tatulimba

Era tumusinza, ka twatule nti,ye byonna………… ye wuuyo omwana malayika tatulimba

Abasumba mumpulire muleke okuya………………Nze Malayika w’omukama,Nze njogera.

Olwaleero, omununuzi w’abantu azaalidwa……… Nze Malayika w’omukama,Nze njogera

Olwaleero, twewuunyiza ddala omukama tutenda mutende….. Nze Malayika w’omukama

Nze njogera

Abasumba mumpulire muleke okuya………………Nze Malayika w’omukama,Nze njogera.

Comments

Add a Comment

Your email address will not be published. Required fields are marked *