AZZE YEZU AZZE

AZZE YEZU AZZE (G.L.Ssebutinde)

                       Chrs:  Azze Yezu azze

                                Azze Kristu omununuzi

                               Twakulinda bwadda

                               Wekka Ggwe mulyoyi waffe

  1. Ggwe Mununuzi azze,Kristu yanuwa okujuna

Tuggye  mu nvuba ffe, mwe twesiba fffe olwobunafu

Abalanzi baakulanga, Kristu nti oliva mu ggulu

N’okka eno ku nsi, obe ggwe oluguudo lwaffe

  1. Ggwe kabaka w’ensi, kristu leeta eddembe

Ensi eri mu nnaku, olw’okubanga temuli ddembe

Abalanzi baakulanga, Kristu nti oliva mu ggulu

N’okka eno ku nsi,  Kiwamirembe tufunire emirembe

  1. Ggwe Mununuzi azze, Yezu kristu omusaasiszi

 Otusonyiwe ebibi byaffe, kristu yezu omusaasizi

Abalanzi baakulanga, Kristu nti oliva mu ggulu

N’okka eno ku nsi, otusobozese okutuuka mu Ggulu.

 

 

 

Comments

Add a Comment

Your email address will not be published. Required fields are marked *