GGWE WAMMA

GGWE WAMMA (M.H.)

 

            Ekidd: Ggwe akaana akato

Ng’osuutibwa sso

Bamalayika bo.

 

  1. Ggwe wamma!

Ggwe Yezu ddala

Mbuulira ggwe oli otya?

 

  1. Ndi munno!

Mulokozi wo!

Nze omutonzi

Nzize ekiro

 

  1. Nnanyini

Lubaale n’ensi

Simanyi,wefudde ki?

 

  1. Nnefudde

Munafu nga ggwe;

Nnunule mmwe.

 

  1. Ayi Yezu

Nkusaba kimu

Mu ggulu

Nnyingiremu!

DOWNLOAD LINK:

GGWE WAMMA PDF

Comments

Add a Comment

Your email address will not be published. Required fields are marked *