KRISTU ATUUSE

 

 

KRISTU ATUUSE (Fr. Expedito Magembe)

  1. Kristu atuuse…Tusanyuke Alleluia Alleluia

Omulokozi azze

Kristu ssuubi lyaffe

Kristu obulamu bwaffe

Kristu omulokozi azze

Kristu katonda waffe.

 

  1. Abamwegaana…………..Abamwegaana mukyuse emitima gyamwe

Ababadde bawabye………Ababadde bawabye mukyuse amakubo mudde

Abamunoonya……………Abamunoonya musanyuke Kristu  azze.

 

  1. Endagaano y’obulamu ey’emirembe n’omukwano ne katonda y’eno

Y’eno amazaalibwa ga Kristu omununuzi

Omukisa guli ogw’edda ennyo gwe baatugamba ogw’obununuzi gwe gwo

Gwe gwo amazaalibwa ga kristu omununuzi.

Okusuubiza kuli okw’edda okwa bajjajja n’abalanzi kwe kwo;

Kwe kwo amazaalibwa ga kristu omununuzi.

 

  1. Kristu nkwagala kabaka wange

Kristu nkwagala esuubi lyange

Kristu nkwagala mulokozi wange nkwagala.

Comments

Add a Comment

Your email address will not be published. Required fields are marked *