Leero e Betelemu

Leero e Betelemu

 1. Leero e Betelemu ewa Daudi azaaliddwa x2 Leero (azaaliddwa) x2

Ha, leero ali naffe yeefudde omuntu azaaliddwa azaaliddwa

Yee Betelemu, Yee Betelemu azaaliddwa….azaaliddwa.

Bass:  Yee Betelemu, yee Betelemu azaaliddwa

Yee Betelemu, yee Betelemu azaaliddwa….azaaliddwa

Bass:    Yee Betelemu yee Betelemu azaaliddwa

Mmwe mwenna abamukkiriza mujje gy’ali azaaliddwa

Bass:    Mmwe mwenna abamukkiriza mujje gyali (gwe baalanga) x2

Azaaliddwa atuuse gwe baalanga

Mmwe mujje ali mu mmanvu atwesiimya Nnyinibulamu

Mmwe mujje ali mu mmanvu atwesiimya laba atuuse

 1. Ng’ensi eno tennakubwa Kigambo Oyo yali mulamu

Leero azaaliddwa azaaliddwwa

 1. Yee, ffenna yatutonda n’ensi eno ennamba (azaaliddwa) x2
 2. Yee. Betelemu, yee Betelemu ggwe Nnamukisa (ggwe Nnamukisa)
 3. ……Ye Betelemu ggwe Nnamukisa
 4. Yee Betelemu, Ye Betelemu ggwe Nnamukisa-ggwe Nnamukisa

B+S.   Mmwe mwenna abamukkiriza mujje gyali (gwe baalanga) x2 (Azaaliddwa)

 1. Azaaliddwa atuuse gwe baalanga

Mmwe mujje ali mu mmanvu atwesiimya Nnyinibulamu

Mmwe mujje ali mu mmanvu atwesiimya laba atuuse.

 1. S. Leero ewa Yozefu ewa Maria efuuse nnyo
 2. Leero efuuse nnyo efuuse nnyo
 3. S. Ha leero ali naffe Kristu ono atuuse, azaaliddwa, azaaliddwa
 4. Yee Betelemu, yee Betelemu azaaliddwa, azaaliddwa
 5. B. ….Yee Betelemu azaaliddwa
 6. Yee Betelemu, yee Betelemu azaaliddwa—azaaliddwa
 7. Yee Betelemu, yee Betelemu azaaliddwa.

Mmwe mwenna abamukkiriza mujje gyali azaaliddwa.

Azaaliddwa atuuse gwe baalanga.

 1. …Mmwe mwenna abamukkiriza mujje gy’ali (gwe baalanga)

Mmwe mujje ali mu  mmanvu atwesiimya Nnyinibulamu

Mmwe mujje ali mu mmanvu atwesiimya laba atuuse

 

Comments

Add a Comment

Your email address will not be published. Required fields are marked *