NOE NOE

NOE NOE (Fr.J.Kabuye)

                                 Ref:  Noe noe, noe noe, azaaliddwa  Emmanuel,

Noe noe azaaliddwa Emmanuel wuuno atuuse,

Azaaliddwa ye kabaka, ye kabaka w’ebitonde by’ensi eno,

Ye Messia omusuubize Ddunda ow’eddembe.

  1. Ye Messia omusuubize, abalanzi gwe baalanga,

Ye muwere atuweereddwa, yeefudde omuntu na ffe

Ye mulokozi, ye Mulindibwa, ye Muyinza nnantalemwa

 

  1. Ye kabaka omulindibwa, A balanzi we baalanga

Omuwere alina engabo, ku bibegabega bye

Ye mulokozi, ye Mulindibwa, ka tumusinze ffena

 

  1. Azze yezu mu kumyamyansa, kigambo oyo gwe tulaba

Olunaku luno lw’atuuse, lwa kitiibwa lwa ttendo

Bamalayika batubuulira nti omulokozi atuuse.

 

  1. Olunaku lutukeeredde mwenna abantu leero mujje

Basumba abo tubasimbeko, kristu oyo tumunoonye

Tumwanirize, tumukulise, omulindwa tumusinze.

 

  1. Ali naffe mu kutambira, ali naffe mu ostia,

Atuyita tubeere wamu, ffe baana be b’alyoye

Tumuwulire, atutwalenga, tutuuke naffe mu ggulu.

DOWNLOAD LINK:

NOE NOE NOE PDF

Comments

0 Comments

Login

Welcome! Login in to your account

Remember me Lost your password?

Lost Password