OMUNUNUZI AZZE
OMUNUNUZI AZZE
Ekidd: omununuzi azze…… omununuzi;
Azze atuuse omwana wa katonda….. ye kabaka w’ensi eno
Atuuse mu ffe…… omununuzi……kristu tukwaniriza*2
- Tweyanzege Mukama waffe Ggwe okujja okujja n’obeera mu ffe
0siimye otya Mukama, era Ggwe otuuse otya?
Ka tuyimbe nga tusaakaanya kubanga ozze ku lwaffe
Mukama ka tukubbiremu.
- Bass: Abaagalwa tuyimbe nga tusaakanya
- Sop: Twli basibe nga kitaffe tetumuuka
Kati tumutuuka, tulu baana be..nga kristu lwe lutindo
- Twali basibe nga ekizikiza kitukutte, mu kigambo ono tukomyewo
Mu kristu tununudwa
- Tununuddwa tweyanze tuli baana, mu kristu tununuddwa
Mu ye kati tuli basika
- Sop: Alleluia Alleluia
Sop&Bass: omununuzi atuuse abaana ba katonda
Bass: Abaagalwa
Sop&Bass:Tuyimbe nga tusaakaanya*2
- Tweyanzizza kristu lw’otuuse,
Twesiimye nnyo ewaffe tukwanirizza
- Muzirakisa oteesa tukwebaza nnyo,
Osaana kwagalwa era ffe tukwagala nnyo…Alleluia…
- o…ozze eno…Ddembe ly’abakwewa kristu omusaasizi
Ddembe ly’abakwewa kristu tukwaniriza.
o…ozze eno…Ndasi z’abakoowu kristu omusaasizi
Ndasi z’abakoowu kristu tukwaniriza.
o…ozze eno…Maanyi g’abalwana kristu omusaasizi
Maanyi g’abalwana kristu tukwaniriza.
(twebaze tuyimbe)*2
Abaagala omutonzi enjuba y’obutuufu yiino etumulisa.*2
0 Comments