SIRIKA WULIRA

  1. Sirika wulira,

Betelemu weesiimye

Yezu Kristu gy’ali atuuse.

Mu kabanvu mw’ali wuuno

Nnyina ng’asanyuse nnyo

Nnyaffe ali awo atude.

 

  1. Sirika wulira,

Betelemu weesiimye

Bamalayika bazze bangi

Asumba ali eyo anti

Omulindwa Yezu leero ozze!

Omulindwa atuuse.

 

  1. Sirika wulira,

Betelemu weesiimye

Omuzadde gy’ali ayonsa

Ne Yozefu gy’ali asinza

Yezu atuuse mu bantu

Yezu atuuse wuuno.

 

  1. Sirika wulira,

Weesiimye Betelemu

Tugende tweyanze ffe,

Nga tusanyuka ozze mu ffe

Tweyanzizza Yezu waffe

Tweyanze Yezu otuuse.

DOWNLOAD LINK:

SIRIKA WULIRA PDF

Comments

Add a Comment

Your email address will not be published. Required fields are marked *