TULABA KU KI AZZE

TULABA KU KI AZZE  (Fr. James Kabuye)

 

Ekidd:              Tulaba ku ki azze Ssabalangira,

Ku nsi Ssabalangira azze.

Kuno ku nsi Ssabalangira azze.

Kuno ku nsi tumulamusa azze Ssabalangira.

 

  1. Akulembera: Atuuse omusuubize azze …………….  (Ekidd:)

Ggwe jaganya omuwala wa Sion ……………………..

Kabaka omusuubize azze ……………………………..

Ye wuuyo omufugisa ddembe ………………………..

Ye wuuyo omutonzi w’ensi …………………………….

Weyanze omununuzi azze ……………………………

 

  1. Atuuse talwa atuuse … Ssabalangira

Atuuse gwe banngamba …                              “

Ewaffe talwa atuuse …                                                “

Atuuse gwe twegomba …                                “

Leero nze nsaba nsinza …                               “

Atuuse gwe tegomba …                                               “

Mu mmanvu ndabye akkaba…                                    “

Asiimye okuba omwavu …                             “

Atuuse tagwa ssaawa …                                              “

Y wuuyo e Betelemu …                                              “

 

  1. Akulembera: Atuuse kiwamirembe…………….  (Ekidd:)

Aliwa emirembe ensi eno n’etereera ng’efunye

Emirembe anti atabaganya azze:                      Ssabalangira

Mufugisa ddembe                                            “

Kabaka ow’eddembe                                       “

Ku olwo empologoma ewuuna erizannya n’akaliga awatali kabenje ……

 

Akulembera:    Ensi eno nayo eifuuka nnyo …………….  (Ekidd:)

Abakungu n’abakopi ku olwo baliteesa ………

Obutuufu n’obwenkanya bulisisinkana ….

Alifuga amawanga gonna ….

Omukama alituula ku ntebe ye

Ng’atuuse aligabula abantu

Ensi eno nayo eribiibyako

Ng’attue kiwamirembe ajja …..

 

  1. Akulembera: Mu mirembe gya Messiya teriba kulwana ….

Teri nnyombo, teri nnyombo tewali kuyomba,

Kristu atabaganya azze Omulangira ow’eddembe  x2

 

Akulembera:    Azze …….. (Ekidd:)  Ssabalangira

Azze ………. Omulangira ow’eddembe.

 

Akulembera:    Mu mirembe gya Messiya terbia njala egwa ….

Mu mirembe gya Messiya tulirya ne twekkya …

Mu mirembe tya Messiya n’emiti giryanya …..

Mu mirembe gya Messiya tulinywa ku byaleea.

Mu mirembe gya Messiya tuliba mirembe

DOWNLOAD LINK:

TULABA KU KI AZZE PDF

Comments

0 Comments

Login

Welcome! Login in to your account

Remember me Lost your password?

Lost Password