ABAYONTA MUJJE

Sop/Alto:
Abayonta mujje, mujje abayi mum yoyo
Mujje abalina emigugu emizito Yezu abatowolole
Manya nti obulamu ye nnanyini bwo
Ebizibu bimuwe ye nnantalemwa
Mujje abalina obulamu obuzito Yezu abatowolole.

Tenor/Bass:
Mujje, mujje abayala mujje abayi mum yoyo,
Abalina, emizito Yezu abatowolole
Yezu obulamu ye nnanyini bwo
Ebizibu bimuwe ye nnantalemwa
Abalina obuzito Yezu abatowolole.
1.    Tukwanirizza senga mu ffe n’otukyusa
N’ebiremadde mu ffe tusaba otukwatireko
Ebintu by’ensi bingi nnyo ebitutwaliriza
Naye Yezu ffe gwetutenda kubanga ye nnanyini bulamu.

2.    Tunaakuwa ki ffe nno taata bokkusizza,
Ukaristia yo amaanyi ag’omwoyo g’otuwadde
Okwagala ennyo kw’owa ffe abanafu obulala
Tuyambe okuguma eno ku nsi ffe n’eyo tubenga n’obulamu.
3.    Tunadda w’ani anti ozze otufuule baggya,
Tukwagala nnyo anti ggwe luwangula omuzira
Tuli basenze mw’eno ensi lugendo lwa ffenna,
Tuyambe mu ggulu tutuuke gyetwava eri nnyini bulamu

Comments

0 Comments

Login

Welcome! Login in to your account

Remember me Lost your password?

Lost Password