EMBAGA Y’AKALIGA

Embaga y’Akaliga – kaliga
Yiino laba etuuse – y’eno
Omugole atuuse mujje tumwanirize.
(Mumutendereze – Alleluia
Mumutendereze – Kristu Akaliga) x2
1.    Obununuzi bwa Kaliga, n’ekitiibwa kya Kaliga
N’obuyinza bwo bwa Kaliga, n’ennamula y’akaliga y’amazima.

2.    Mmwe abasenze Akaliga, ekitiibwa mukiwe Akaliga
Afune ekitiibwa oyo Akaliga, mumutendereze oyo Akaliga.

3.    Katonda oli wa kitalo, n’obuyinza obubwe bwa kitalo
Afuge ensi eno y’agitwala tumugulumize oyo Akaliga.

4.    Tutendereze Akaliga, mu luyimba olunyuma
Ffena abatonde tusse kimu, tumugulumize oyo Akaliga.

5.    Tuyimbe nnyo Akaliga, mu luyimba olunyuma
Ffena abatonde tusaakanye, tugulumize oyo Akaliga.

Comments

Add a Comment

Your email address will not be published. Required fields are marked *