KRISTU OMUKAMA ALI WANO(Fr. Vincent Bakkabulindi)

A.(Abakul.) KRISTU OMUKAMA ALI WANO MU FFE KE KALIGA (A)
Ke Kaliga, ke Kaliga, ke Kaliga ka Katonda (x2)
Omukama wa byonna, Kristu Paska yaffe atambiddwa.

B.Omubiri gwa Kristu Omukama ……. Oo, Kristu Paska yaffe
Y’oyo ddala eyeewaayo atambiddwa ……..
Omusaayi gwa Kristu Omukama ………Oo, Kristu Paska (B)…..

1.Amiina kya mazima ali wano eyeewaayo
Omukama ke Kaliga ali wano atambiddwa … Oo, Kristu Paska (B) …
KRISTU OMUKAMA ALI WANO MU FFE KE KALIGA ……..A

2. Ababatize be baabo Omulokozi b’aliisa,
Be yalonda basse kimu mu Kristu atusembezza …Oo, Kristu (B) ……
KRISTU OMUKAMA ALI WANO MU FFE KE KALIGA (A)

3.Ennyama ye abagirya Omukama abeera mu bo, Omusaayi gwe Abagunywa okufa kwe bakukuza nnyo …. Oo, Kristu (B)
KRISTU OMUKAMA ALI WANO MU FFE KE KALIGA (A) …….

C. WUUNO KRISTU AKALIGA WUUNO…….WUUNO
ALINZE KRISTU AKALIGA ALINZE……….ALINZE

SEMBERA OFUNE OMUBIRI GWA KRISTU NG’OLYA AKALIGA
SEMBERA OFUNE OMUGABO GWA KRISTU NG’OLYA AKALIGA
TUMWEBAZE LUGABA, TUMWEBAZE DDUNDA, UKARISTIA ENO
ETUFUULA ABAZIRA, UKARISTIA ENO NGA TULAMAGA KU NSI.

ii Atwewa Kristu Akaliga atwewa ………….ATWEWA
Tumwewe Kristu Akaliga tumwewe ……TUMWEWE

SEMBERA OFUNE OMUBIRI GWA KRISTU NG’OLYA AKALIGA……(C)

iii Tweyanze Kristu Akaliga atwewa ….. TWEYANZE.
Mulungi Kristu Akaliga atwewa ……..MULUNGI.

SEMBERA OFUNE OMUBIRI GWA KRISTU NG”OLYA AKALIGA (c)

DOWNLOAD LINK:
KRISTU OMUKAMA ALI WANO

Comments

0 Comments

Login

Welcome! Login in to your account

Remember me Lost your password?

Lost Password