NZE ANI AKOWOOLA by Fr. Gerald Mukwaya

Chorus:

 

Nze ani akowoola? Nze ani akyaliddwa? Nze ani asembezebwa leero kumbaga y’Omukama?

 

Verses:

 

  1. Katwambuke abayite b’Omukama entanda etuuse, musagambize b’ayise kati mwena abeetegese.
  2. Ekitiibwa kye nfunye kati atekirina ani? Okukyaza omutonzi w’eggulu erandi mu ggulu!
  3. Alinjagalanga bw’onjagala leero asangwa wa? Ggwe wa waayo n’obulamu bwo lwa kunjagala nnyo.
  4. Alinzigya ku ggwe Mukama leero kiriba ki? Obakufa ndikufiirira ngende gy’obeera.
  5. Ayi Maria mmange omwagalwa leero ngambentya? Nze okukyaaza omwana wo ddala gwe wazaala n’oyonsa.
  6. Nze kyensaba ayi Mukama Ggwe azze olwa leero, ng’obw’okufa bugobye buti ntwala gy’obeera

 

Loader Loading...
EAD Logo Taking too long?

Reload Reload document
| Open Open in new tab

Download [24.94 KB]

Comments

Add a Comment

Your email address will not be published. Required fields are marked *