NZE MUSUMBA

Nze musumba
Nze musumba
Nze musumba omulungi abaagala
Nze musumba.

1.    Nze nzimanyi……..nze musumba
Endiga zange………,,          ,,
Nazo zimmanyi nze…nze musumba omulungi abaagala nze musumba.

Nze nziyita……………….
Endiga zange…………
Nazo zimmanyi nze……………..

Okuziyamba…………..
Ly’essanyu lyange…….
Zonna ne nzikuuma…………

Okubulwa emu………….
Kwe kunyolwa ennyo…………
Zonna nzaagala nze………

2.    Mpaayo oobulamu bwange okubeera abantu
Nzuuno kale bonna mbagala

3.    Ssirundira mpeera Bantu bange….tukanirizza ggwe musumba kristu ow’obuyinza tukulembere.
Ssirundira mpeera mujje mwenna……
Ssibasosola abajja mujje mwenna……
Ssiwaliriza n’omu mujje mwenna……
Ssibalirila mpaayo obulamu bwange…
N’obwesigwa nnunda buli ajja yenna..
Siyabulira n’omu ampita nze……….
Nabalokola sijja kubasuula………..
Ndibayingiza gyenva temutya mmwe..
Ndibatumira n’ajje mwoyo wange……
Ndibafunira eddembe Bantu bange…
Mulyebaza wamma mu ssanyu eyo…

Comments

Add a Comment

Your email address will not be published. Required fields are marked *