NZE MUSUMBA by Fr. James Kabuye
Nze musumba x2
Nze musumba omulungi abaagala
Nze musumba.} x2
- Nze nzimanyi nze musumba
Endiga zange ‘’
Nazo zimmanyi nze nze musumba omulungi abaagala nze musumba.
- Nze nziyita nze musumba
Endiga zange ‘’
Nazo zimmanyi nze nze musumba omulungi abaagala nze musumba.
- Okuziyamba nze musumba
Ly’essanyu lyange ‘’
Zonna ne nzikuuma nze musumba omulungi abaagala nze musumba.
- Okubulwa emu nze musumba
Kwe kunyolwa ennyo ‘’
Zonna nzaagala nze nze musumba omulungi abaagala nze musumba.
{Mpaayo obulamu bwange okubeera abantu
Nzuuno kale bonna mbaagala} x2
- Ssirundira mpeera bantu bange tukwanirizza ggwe musumba kristu ow’obuyinza tukulembere.
Ssirundira mpeera mujje mwenna ‘’
Ssibasosola abajja mujje mwenna ‘’
Ssibalirila mpaayo obulamu bwange ‘’
N’obwesige nnunda buli ajja yenna ‘’
Siyabulira n’omu ampita nze ‘’
Nabalokola sijja kubasuula ‘’
Ndibatumira n’ajje mwoyo wange ‘’
Mulyebaza wamma mu ssanyu eyo ‘’
0 Comments