NZUUNO KU MULYANGO

(Nzuuno ku mulyango nkonkona,
Awulira eddoboozi lyange n’aggulawo ndiyingira ewuwe.) x2
Nendya eky’ekiro nga tutudde wamu,
Nendya ebyassava nga tuli ffembi, tutudde wamu.
1.    Mpulira ayogera nga mukama wange,
Nsanyuse na nnyo Yezu lw’agobye
Mpulira ayogera nga mukama wange,
Yingira jjangu mukama wange, yingira jjangu nze nkwagala,
Yingira jjangu mukama wange, yingira tuula tubeere wamu.

2.    Mpulira annamusa nga mukama wange
Nsanyuse na nnyo Yezu ankyalidde
Webale kujja gyendi mukama wange
Yingira jjangu………….

3.    Mukama nkumanyi nga bw’oli ow’ekitiibwa
Nsanyuse na nnyo okuntunuulkira
Webale kujja gyendi mukama wange,
Yingira jjangu………….

4.    Mukama nsonyiwa anti nnasobya bingi,
Nnebaza lw’ozze anti osaasira
Mukama ndayira nange okunywera ku ggwe
Yingira jjangu…….

Comments

0 Comments

Login

Welcome! Login in to your account

Remember me Lost your password?

Lost Password