OZZE OMWANGE
1. Ozze omwange……. Nneyanzizza
Onkyalidde………… “
Nga nneesiimye…… “
Nneyanzizza, nneyanzege, Yezu ankyalidde.
2. Onnewadde……….. Nneyanzizza
WennaYezu………. “
Nga nnesiimye……. “
3. Ondeetedde……….. “
Enneema ezo……… “
Ze nnetaaga……….. “
4. Byonna ebirungi…… “
Obimpadde..……….. “
Nga nnesiimye…….. “
5. Bamalayika abo……. “
Bonna mbasinga…… “
Nga nnesiimye……… “
6. Omwoyo gwange…… “
Kati nnyumbayo…….. “
Oh! Toguvaamu……… “
7. Obulamu bwange……. “
Mbukuwadde………… “
Njagala nkufaanane….. “
8. Ompe amaanyi………. “
Nnwanise sitaani…….. “
Omulabe waffe………. “
9. Nkusaba Yezu……….. “
Mu bw’okufa………… “
Nfe bulungi…………… “
10. Nkutuukeko eyo…… “
Ewa kitaawo………….. “
Nnesiime naawe……… “
Nneyanzizza, nneyanzizza, nneyanzizza nneyanzege Yezu ankyalidde.
0 Comments