TUJJA WUWO YEZU

Nga muwomedde ebyambalo naffe mutubulireko mulagagwa
Tuli bayite ffe kukijullo ku mbaga ya Yezu gyategese,
Okulya ebirungi ebya buli kika, bye bigere bino batulinze.
Tulina kukeera twanguweko okubalira mu abo bannamukisa,
Mwanguwe okutegeka tweyuneyo Yezu atugabule Ukaristia.
Tujja kukyala gy’otuyise, tujja wuwo Yezu omugabuzi x2
1.    Omubiri n’omusaayi gwo ngabiwoomu nnyo,
Anti okubiryako kigambo kya ttendo nnantendo
Ntya obuwoomi bwa byo.
Kankufenenga lunye, nkumanye okusinga wano x2

2.    Abayala n’abayonta ngamuludde ye?
Yezu abayita eno Katonda y’abayita munnasubwa
mutya munnagambaki?
Kankufenenga lunye, nkumanye okusinga wano x2

3.    Akusaba kimu kati bamuyonjo,
Omutima gulongoose kukijullo baayo kyategekedde
Abagenyi baakyo,
Kankufenenga lunye, nkumanye okusinga wano x2

Comments

Add a Comment

Your email address will not be published. Required fields are marked *