ANI AMPITA

Ani ampita? Mpulira nga Mukama wange, Yezu azuukidde, Wangi mpitabye gwemmanyi eddoboozi, ampitayita munnange,
Nnyanukula oli luuyi wa?
Wambulako ova ludda wa?
Gwempitaba katonda wange.
1.    Olw’okuzaalibwa wava mu gulu, ku lw’okuzuukira n’ova mu ttaka,
Katonda eyankola leero luno, leero mbaga, lwe lw’amazuukira aaa,
Lwe lw’amazuukira.

2.    Olw’okutwagala ng’okomererwa ng’ofa ng’oziikibwa; wamma magero,
Okuzuukira kati leero luno, leero mbaga, lwe lw’amazuukira aaa,
Lwe lw’amazuukira.

3.    Okwagala kutyo okw’kwewuunyisa, essanyu lyennina neesiimye zzibu
Ku lw’okukulaba nze njaguza leero mbaga,
Lwe lw’amazuukira aaa, lwe lw’amazuukira.

Comments

Add a Comment

Your email address will not be published. Required fields are marked *