MWERABA
Mweraba mbatuma mugende
Mu nsi yonna muyigirize
Eddiini ebune
Mu nsi yonna *2
1. Ensi kati erinze, mugimanyise amazima ge;
Abatuma nga bw’agamba, mugimanyise omulokozi.
2. Ensi kati erinze, mugimanyise ekitangaala; kristu mumutwale, ensi eyo eyo gy’ekoma.
3. Ensi kati erinze, mugimanyise omulokozi;
Sitaani mumulwanyise era mumuwangule.
1 Comment
BAZIBU EMMANUEL
August 3, 2017 at 12:07 pmThe hyms are good and orderly. Keep it up.