TULI BATUME

A:
Tuli batume kristu b’atumye  …… Yee ssebo
Tugende mirembe …………Tuli batume Kristu b’atumye..

Tuli batume Kristu b’amanyi……….
Tugende mirembe…………..

Tuli batume naffe twemanyi………
Tugende mirembe…………………..

Tuli bayite Ddunda b’agaba………….
Tugende mirembe………………

Tuli batume twenyumiriza…………..
Tugende mirembe……………….

B:
Mu nsi eno mmwe bajulizi, mugisomese amazima………Haa, tuli batume.

Mu nsi eno nze mbasindise mugimanyise amazima,………..

Mwekkaanye nze mbasindise tebababuza amazima………

Mwerinde ensi eno by’ekola, mugimulise amazima…………

Gyemunaalaga Kristu abeereyo mmwe Kristu……………………

Gyemunaalaga Kristu awondera mmwe Kristu…………………

Gyemunaalaga Kristu ng’agoba mmwe Kristu………………….

C:
Kristu b’ayise:…….   tuli batume (ffenna) tuli batume.

Kristu b’amanyi ffe……
Kristu b’anunudde……………..
Naffe twesise ffe…………….
Nange nsenze Yezu…………….
Ngenze gy’antumye nze…………
Ntuuse gw’oyise ggwe…………….
Genda obe mutuufu…..Tuli batume (yonna)
Twala gw’ofunye oyo  ,,          ,,        ,,
Kristu tomusuula          ,,          ,,        ,,
Kristu anaakutuusa       ,,          ,,        ,,
Kristu anaakubeera       ,,          ,,        ,,
Genda anaakutuusa       ,,          ,,        ,,
Genda an’omuyinza      ,,          ,,
Naawe alikutuusa          ,,          ,,        ,,
N’oba ewa kitaffe          ,,          ,,        ,,

Comments

Add a Comment

Your email address will not be published. Required fields are marked *