ET IN TERRA PAX HOMINIBUS

Leader; Gloria in excelsis Deo
Et in terra pax hominibus alleluia bonaevoluntantis
1.    Tukutenda, tukugulumiza,
Tukusinza emirenbe gyonna.

2.    Ayi Mukama, ggwe Katomda
Omuyinza wa buli kantu

3.    Ayi Mukama, ggwe Omwana wa Katonda
Azalibwa omu wekka.

4.    Ayi Mukama, ggwe Katonda,
Akaliga ka Katonda Patri.

5.    Ggwe agyawo ebibi by’ensi
Tukusaba otusaasire ffe.

6.    Ggwe atudde ku ddyo owa Katonda,
Tukusaba otusaasire ffe.

7.    Awamu ne Mwoyo Mutukirivu
Mu kitiibwa kya Katonda Patri.

Comments

0 Comments

Login

Welcome! Login in to your account

Remember me Lost your password?

Lost Password