AYI MWOYO MUTUUKIRIVU

Ayi Mwoyo Mutuukirivu Omutonzi waffe jjangu,
Otuule mu myoyo gyaffe, n’enneema zo zigijjuze.

1.    Ayi ggwe omuwolereza
Ekitone hya Katonda eky’enjawulo,
Omuliro, n’okwagala,
Mbeera ye ggwe nsulo y’enneema.
2.    Otuwe n’okutegeera
Otuseemu n’okwagala
Otujjuze n’amaanyi go
Mu mubiri ne mu mwoyo.
3.    Otugobeko Sitaani
Otuwe emirembe ku nsi
Otukulembere ffenna,
Otuwonye ennaku zonna.
4.    Tuddukidde gy’oli ffenna
Tuyige Patri ne Mwana
Naawe tukukkirizenga
Leero ate n’ennaku zonna.
5.    Leero tusseemu ekitiibwa
Katonda Patri ne Mwana,
Tubatendereze wamu
Ne Myoyo Mutuukirivu.

Comments

0 Comments

Login

Welcome! Login in to your account

Remember me Lost your password?

Lost Password