KANKOWOOLE MWOYO
KANKOWOOLE MWOYO
Kankowoole mwoyo, mwoyo w’omukama
Ombeere, Kankowoole mwoyo, mwoyo
Mutukirivu anyambe
1. Nalangirira ayi Mukama ekitiibwa kyo
Nalangirira amawulire agsanyusa
Mwoyo nganyamba.
2. Nalangirira ayi Mukam, ekitiibwa
Kyo, nalangirira amawulire agasanyusa
Kuba wansiiga omuzigo gwo.
3. Nalangirira ayi Mukama ekitiibwa
Kyo, nalangirira amawulire agasanyusa
Agokuzibula bamuzibe.
4. Nalangirira ayi Mukama ekitiibwa
Kyo, nalangirira amawulire agasanyusa
Abanaku basakambize
0 Comments