Ayi nsaasira Yezu nze akwesengereza sikyaddamu ku jeema.
Ayi nsaasira Yezu nze akwensengereza sikyaddamu ku jeema bbanga lyonna.
- Yezu ndaba – ndaba nga nkoomyewo gyoli,
Nkaakasizza – sizza – okwewala ekibi.
- Ngobeerere –rere – Maria Omwenenyi;
Nneevunise – nise – nga nkowola gyoli.
- Gira ekisa – kisa – ku lw’omusayi gwo
Njazirana – rana – omponye omuliro.
Loading...