YEZU YABONAABONA By Lawrence Semanda.

Mukama Yezu yabonaabona mu nnaku ye nga alumwa, Kristu n’aguma.

Yezu Mukama nabonaabona olw’okuba ffe. Yezu n’akomererwa, Kristu era n’afa mu nnaku ye ng’alumwa.

  1. Yabonaabona Yezu natayambibwa, abatume nabo batya badduka bubi;

Yenno n’akomererwa n’afumitibwa, n’avumirirwa era n’akubwa.

 

  1. Yatunulira ensi eno n’agisaasira yaleka bali ababi abaddu ne bamusiba empiima

Baali balinaye baagala batte n’abawulira yabonaabona.

 

  1. Wuulira eyali alamula bw’ajegemera ng’alabye waali ekibi talina;

Pilaato basaba abawe Balaba omubi  ye oli bamutte Yezu Mukama.

 

  1. Kitange omwagalwa basonyiwe, balabe nabo kye bakola tebakimanyi babo- bonna

Ye Mwana we omuganzi, yawonya bali naye yewonye.

 

  1. Yakomererwa Yezu olw’okuba ffe. Ffena twenenye twewale eddiro liri

Gyali luliba lumu tulitukaayo ne tujaganya nga tulinaye.

Loader Loading...
EAD Logo Taking too long?
Reload Reload document
| Open Open in new tab

Download [45.37 KB]

Comments

0 Comments

Login

Welcome! Login in to your account

Remember me Lost your password?

Lost Password