ERINNYA ETTUKUVU ERYA MARIA (W.F)

1. Erinnya lyo, Mmange Maria
Lye njagala leero okutenda.

Ekidd.: Ave, Ave, Ave Maria.

2. Erinnya lyo tirisingika
Lya Yezu lyokka lye likira.

3. Erinnya lyo lisinga n’eggye
Eryetegekedde omulabe.

4. Amasitaani galitya nnyo,
Ligakanga ne ligazzaayo.

5. Erya Yezu n’erya Maria
Ge njagala okusinga gonna.

DOWNLOAD LINK:

ERINNYA ETTUKUVU ERYA MARIA

Comments

0 Comments

Login

Welcome! Login in to your account

Remember me Lost your password?

Lost Password