MARIA NNYAFFE by W. F.; Harm: Leonard B. Kizza

Maria nnyaffe otuyambe, ennaku zitusanze otuwolereze,
ennaku zitusanze otuwolereze.

  1. Tuzze gy’oli ayi Bikia Nnyaffe, tuvvunamye ffena mu maaso go.
    Tega okutu, muwolereza waffe, owulire essaala z’abaana bo.
  2. Laba ebyalo biweddemu abantu, n’enju nnyingi leero bifulukwa.
    Tuwulira ebiwoobe n’enduulu, tunaddawa Ggwe bwot’otuyamba.
  3. Twayonoona ggwe wamma gutusinze, naye leero tumenyese emyoyo. Ggyamaaso go ku bibib byetukyaye, tusaasire ng’oggya mukisa kyo.
  4. Ayi Mukama watutonda ggwe nnyini n’otubumba ffenna n’engalo zo. Werabirenga bwetuli abonoonyi, n’ojjukira nga tulibaana bo.
  5. Oba ogaya amaziga ge tukaaba, omwana wo ye atuwanjagira.

Tunuulra ku biwundu bya Yezu, n’otogaana kusaasira bantu.

  1. Ayi Mukama Ggwe Omutonzi wa byonna, by’olagira biwulira mangu. Obulwadde bujja okumala abantu, bu komeko ffenna tunawona.
Loader Loading...
EAD Logo Taking too long?
Reload Reload document
| Open Open in new tab

Download [27.76 KB]

 

Comments

0 Comments

Login

Welcome! Login in to your account

Remember me Lost your password?

Lost Password