MMUNYEENYE EY’OKU NNYANJA (W.F.)

1. Mmunyeeye ey’oku nnyanja,
Ggwe Nnyina Katonda,
Mulyango gw’eggulu,
Tukulamusizza.

Ekidd.: Tukutendereza nga tukuyimbira
Ave Maria, Ave Maria.

2. Siima ennamusa yaffe,
Evudde mu mwoyo
Tunyweze mu ddembe,
Tuteme mu nvuba.

3. Abazibi b’amaaso
Bawe balabenga,
Ebibi byaffe byonna
Bitunaabuleko.

DOWNLOAD LINK:

MUNYEENYE EY’OKUNNYANJA

Comments

Add a Comment

Your email address will not be published. Required fields are marked *