OLWALEERO BIKIRA MARIA (W.F.)
Ekidd.: Olwaleero Bikira Maria, omwoyo gwange guuguno;
Olwaleero Bikira Maria, omwoyo gwange guuguno,
Omwoyo gwange guuguno, omwoyo gwange guuguno.
1. Maria goba amasitaani, gatutwala mu bibi.
2. Jjukira: titulina maanyi, sabiranga aboonoonyi.
3. Tuyambe otuwonye ekyejo, tulongooke mu mwoyo.
4. Saasira Baganda bannaffe, obaggyanga mu lumbe.
5. Twagaze Omwana wo Yezu, atutwale mu ggulu.
DOWNLOAD LINK:
OLWALEEROBIKIRA MARIA
0 Comments