OMUZADDE NG’OMYANSA (W.F.)

1. Omuzadde ng’omyansa,
Ggwe eyazaala Yezu,
Tukuume mu kkubo,
Tuleme kukyama.

Ekidd.:Tukutenda Nnyaffe
Nga tukuyimba
Mirembe Nnyaffe atasingwa,
Nnyaffe mirembe.

2. Ggwe omulungi bw’otyo,
Ffenna tukutenda,
Nyweza mu ffe enneema,
Gobawo sitaani.

DOWNLOAD LINK:

OMUZADDE N’OMYANSA

Comments

Add a Comment

Your email address will not be published. Required fields are marked *