ATYA OMUKAMA (Fr. James Kabuye)

Ekidd.: Atya Omukama yeesiimye,
Ebiragiro bye bimusanyusa nnyo. x2

1. Ezzadde lye muno mu nsi liribeera n’obuyinza bwawufu
N’olulyo olwo olw’abatereevu, luliba lwa mukisa.

2. Ebintu n’obugagga biriba mu nnyumba gy’afuga,
Taatyenga kugaba, omutereevu.

3. Abatereevu mu kiro kiri abaakira okukira ettawaaza,
Ye musaasizi ow’ekisa ekitakoma, omutuufu wonna.

4. Oyo omuntu asaasira era n’awola ali bulungi ow’ekisa,
Atetenkanya ebintu bye mu bwenkanya, aliba mirembe.

DOWNLOAD LINK:
ATYA OMUKAMA

Comments

0 Comments

Login

Welcome! Login in to your account

Remember me Lost your password?

Lost Password