AYI MUKAMA OTENDEREZEBWE(Fr. James Kabuye)

Ekidd.: Ayi Mukama, otenderezebwe,
Otenderezebwe, Katonda w’eggulu!
Ayi Mukama, otenderezebwe, otenderezebwenga

1.Etteeka ly’Omukama ddungi: lizzaamu amaanyi.
2.Ekiragiro ky’Omukama kinywevu: kiyigiriza abatamanyi bonna!
3. Ebiragiro by’Omukama bituufu, bisanyusa emitima.
4. Ekiragiro ky’Omukama kitukuvu, kimulisa amaaso.
5. Bye wateesa byanfuukira nnyimba: eri gye nnalamagira.

DOWNLOAD LINK:

AYI MUKAMA OTENDEREZEBWE

Comments

Add a Comment

Your email address will not be published. Required fields are marked *