BALINA OMUKISA (Mr. Joseph Kyagambiddwa)

Soprano Bass
1. Balina omukisa bali abalumwa – Bannamukisa x2
Enjala n’ennyonta ey’obutuukirivu – Bannamukisa x2
Mukama alibamatiza bulikya – Bannamukisa x2

Soprano
2. Beesiimye nnyo abaagala Yezu okukyayibwa olwa Kristu
Katonda b’alinda waggulu ewuwe.

Soprano Bass
Beesiimye nnyo n’abakaaba Bannamukisa x2
Mbeera amaziga agatonnya kati Bannamukisa x2
Mukama aligasangula lulikya Bannamukisa x2

Soprano
Nneeyagalira Kabaka omu: Katonda eyantonda n’ampa n’ebibye x2
Ka tunywere ffe abamukkiriza
Tutti: Nneeyagalira Kabaka omu Katonda eyantonda n’ampa n’ebibye.

DOWNLOAD LINK:
BALINA OMUKISA

Comments

Add a Comment

Your email address will not be published. Required fields are marked *