DDUNDA MPA OBUVUMU by Lawrence Ssemanda
Ddunda nsabakimu ompe obuvumu: nanage nze nnewaddeyo njakuguma
oyo Sitaani simumany simuganya nze simusenze talina na wanfunira.
Bw’obanange mbanywedde mpanguza Yezu Mukama mbe naawe.
Bwentyo nga nterebuka Mwoyo mumpe abe nange olwo mbe mugumu n’amaanyi ge
Nsenvule mulise n’oyo atakumanyi, amuwe amaanyi akusinze nga.
Tumusabe Mukama ffe atujune twewale ensobi
Ffe twewale ensobi zonna ezitujja mu kkubo lye evanjiri
tugibunyw ebukule wonna.
- Ffena tumusinze nnyini bulamu tumuwe ettendo ggwe nange
Tumwebaaze atuwa Mwoyo naatulambika tunywerere mu kkubo etuufu.
- Yekkacye muyinza nnantalemwa atuwa titujula ffe aboolo.
Tumwesige ffe tumweewenga ne mu kwenenya tumusabe Mukama asinyiwa.
- Mujje tumusinze omuzirakisa atuwa enneema ku nsi eno.
Ffe tweyame okumwekwata anatuwanguza buli kabi mu ssanyu eringi.
- Mujje tumuyimbe Katonda Lugaba y’atuwa tumwebaze ffenna
Ateebaza ggwe ate y’ano Ktaonda Taata ffe tumusabe obulamu obuggya.
0 Comments