KATONDA ALIBAWEERA

Katonda alibaweera abakola obulungi, katunywere tufube
Laba Yeruzalemu ekibuga ekikulu, ly’eggulu y’empeera y’eka ewaffe.
1.    Obeeranga mwenkanya ng’olamula omugwira n’omunaku tomugoba.
Bw’oyamba abanaku ng’oyambye ye alikuweera.

2.    Ogunjulanga abaana mu ddiini, bwe butume obusooka.
Obutume bwa Kristu abutuusa ye alimuweera.

3.    Ekisulo ky’ensi eno kyaluwunguko, ku nsi kuno tuyita lumu.
Emirembe emituufu gye giri eri ew’omukama.

Comments

0 Comments

Login

Welcome! Login in to your account

Remember me Lost your password?

Lost Password