KATONDA WO OMWAGALANGA(Fr. James Kabuye)

Ekidd.: Katonda wo omwagalanga, n’omutima gwonna,
Muganda wo omwagalanga,
N’omutima gwonna, omwagalanga.

1.Oyagala otya Katonda wo n’otakuuma bulamu bwe?
Nedda, nedda mwattu owubwa,
Ayagala Katonda, aba mulamu mu mwoyo.

2. Oyagala otya Katonda wo, n’otaganza be yaganza?
Nedda, agamba bw’atyo owubwa,
Ayagala Katonda ayagala kiisi muntu.

3.Oyagala otya Katonda wo n’otagenda ggwe kusinza?
Nedda agamba bw’atyo owubwa,
Ayagala Katonda, mu kibiina kye mw’abeera.

4.Oyagala otya ggwe Katonda wo n’ogaya ebyo bye yagamba?
Nedda agamba bw’atyo owubwa,
Ayagala Katonda, akkiriza, atuusa byonna.

DOWNLOAD LINK:
KATONDA WO OMWAGALA

Comments

Add a Comment

Your email address will not be published. Required fields are marked *