MULI WA ABEETAAGA YEZU? by Lawrence Ssemanda

Muliwa? Abeetaga Yezu
Muliwa? Abeetegese mwenna
mujje abawe obulamu obugya.
Ekyambalo eitukula ky’oba ogwanyiza Omukama, osembere ku kijjulo kye ng’oli mutukuvu wenna akuw’ebirungi byonna (muliwa) abeetaga Yezu (mujje) Abawe obulamu obujja (mu maka gaffe). Tusse kimu ffenna, Atuwe ebirungi byonna. Mmwe musanyukeYezu y’agaba obulamu. (Mmwenna Mujaganye Yezu bwe bulamu. Mmwe musanyuke mmwenna mumugulumize nnyini bulamu).

  1. Timweraliikirira kye munaalya wadde ekyo-kwambala. Oyo agabirira ebinyonyi mu banga alituweera byoona.
  2. Sooka onoonye obwakabaka bwe olwo nno n’ebirala bigoberere! Era sooka wegyemu ekisiki kyo (ekyo) ku liiso olwo ne muganda wo okimugyemu.
  3. Tosalira bsnno musango, towoolera ggwanga; oyo agerekera ffe abantu b’ensi eno ye y’alitusalira.
Loader Loading...
EAD Logo Taking too long?
Reload Reload document
| Open Open in new tab

Download [113.13 KB]

Comments

0 Comments

Login

Welcome! Login in to your account

Remember me Lost your password?

Lost Password