MUMPITA ANI Fr. Joseph Namukangula

Mumpita ani mbuuza mmwe mumpita ani mmwe
mumpita ani mmwe abange mumpita ani?
Gwe Kristu Gwe Kristu Ggwe Messiya Gwe Mukama Omwana wa Katonda Gwe
Gwe Kristu Gwe Kristu Ggwe Messiya Gwe Mukama Omwana wa Katonda omulamu.

  1. Twali bakufa ffenna
    olw’ekibi kiri eky’edda.
    Gwe Kigambo n’ojja eno
    n’ofuuka omuntu tulokole.
  2. Wava wa Kitaffe eyo ojje,
    ojune ffe abazaawa.
    Ggwe Omusumba n’ojja eno,
    n’okunga obuliga otulungamye.
  3. Wayigiriza wonna
    Yonna amawulire amanyuvu
    Ekigambo ekya Taata
    N’okibunyisa abantu kibabukale.
  4. Ggwe akaliga akaasalibwa,
    okujjawo ekibi eky’edda,
    omwagazi atenkanika
    n’oyamba abantu ng’otufirira.
  5. Mukuzukira kwo okwo
    Waluwangula olumbe
    Ffe abatene n’oyamba
    n’otuwonya omuzigu kati twebaza.
  6. Tulina kukwewa ggwe
    anatuwanguza ensi eno
    mu mayengo ag’ensi eno
    totusuula omuzira
    Ggwe tuwanguze.
Loader Loading...
EAD Logo Taking too long?

Reload Reload document
| Open Open in new tab

Download [28.05 KB]

Comments

Add a Comment

Your email address will not be published. Required fields are marked *